BBS TEREFAYINA

@bbstvug

Eno ye Terefayina y'obwakabaka bwa Buganda ekuleetera ebisanyusa, Amawulire, Eby'abavubuka, eby'obuwangwa ne nono saako n'ebyemizannyo |

1st floor Masengere kampala
Joined December 2015
Born 2 November 1981

Tweets

You blocked @bbstvug

Are you sure you want to view these Tweets? Viewing Tweets won't unblock @bbstvug

  1. 4 minutes ago

    :Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubiriza abavubuka bonna okukola n’amaanyi bwebaba bagala okutuuka ku bintu byebagala mu bulamu babwe. Ono okwongera bwati abadde ku kivulu kya Eddy Kenzo, era ku...

    Undo
  2. 5 minutes ago

    :Ekisaakaate kya Maama Nnaabagereka eky’omwaka 2019 kitandise leero nga kyaakukulungula enzingu 14 ng’abaana abakyetabyemu baakubangulibwa mu nsonga ezitali zimu okusobola okufuuka abalimu omuzinzi. Ku mulundi...

    Undo
  3. 9 minutes ago

    :Abatuuze b’e Wankulukuku wano mu kibuga Kampala baguddemu ensasagge olw’ekirwadde ekyefananyirizako Cholera ekirumbye ekitundu kyabwe. Bano okuva mu zone okuli emanyidwa nga Kironde ne Ssembuule B batandise dda...

    Undo
  4. 12 minutes ago

    :Abatuuze b’e Busia bakaaba olw’ebula lyamazzi amayonjo agafuuka akazzi nga okufunayo agokukoze oyina kumala kutindiga mayiro na mayiro kubigere paka munsozi kyoka nga nagaliyo bagakozesa n’ebisolo.

    Undo
  5. 16 minutes ago

    :Eyaliko omuzibizi wa ttiimu y'eggwanga Uganda Cranes Henry Kalungi awadde bamusayi muto obukodyo bw'okuzannya omuzannyo gw'omupiira Ku kisaawe e kisangibwa Ku Buganda road Abaana abasoba mu makumi atano bebetabye mu kutendekebwa kino.

    Undo
  6. 1 hour ago

    :Katikkiro atabaganyizza Bobi Wine ne Bebe Cool, Ekisaakaate kya Maama Nnaabagereka 2019 kitandise, Ekirwadde ekifanana Kkolera kirumbye abe Wankulukuku n'amawulire amalala

    Undo
  7. 3 hours ago
    Undo
  8. 4 hours ago

    : Abayimbi abenjawulo bawadde endowooza zabwe ku Bobi Wine ne Bebe Cool okweggwa mu kifuba

    Undo
  9. 5 hours ago

    Engeri Eddy Kenzo gyeyagassemu Bebe Cool ne Bobi Wine n'ebyokya ebirala via

    Undo
  10. 6 hours ago

    : Aba Moonlight Dancers, Bonny Benders ne Solo Dancers bali mukuvuganya mu muziki.

    Undo
  11. 6 hours ago
    Undo
  12. 7 hours ago

    : Leero tukuleetedde Moonlight Dancers, Bonny Benders ne Solo Dancers nga bavuganya mu muziki.

    Undo
  13. 8 hours ago

    : Bagala Peace Diane, Francisco Bwambale ne Francis Ssebunya bakuwa wiiki nga bweyatambudde ne bye basuubira mu wiiki ejja.

    Undo
  14. 8 hours ago
    Undo
  15. 8 hours ago

    Hajji Kyanjo ayogedde ku bya COSASE nalabula nga bwebigenda okufiriza Op... via

    Undo
  16. 9 hours ago

    Ekibiina ekidukanya omuzannyo gwa Taikondo mu ggwanga ki International Taikondo Federation Uganda kitandise omulimu ogw’okusomesa abawala omuzannyo guno mu kawefube ow’okugutumbula Abawala abasoba mu makumi ana bebetabye mu musomo guno ogubadde e...

    Undo
  17. 9 hours ago

    ; Hajji Kyanjo agamba nti amatteeka n'ebilagiro tebisingako mpisa na buntubulamu, byetulaba kati abantu besigamye ku maanyi n'amatteeka.

    Undo
  18. 9 hours ago

    Ssaabasumba w’essaza ekkulu ery’eKampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga yebazizza Obwakabaka bwa Buganda olwokulemberamu enteekateeka y’okuyita Abaminsani abaleeta kuno eddiini.Bino abyogeredde Ggogonya mu Busiro, bwabadde akulembeddemu omukolo gw’okutikkira Ababiikira

    Undo
  19. 9 hours ago
    Undo
  20. 10 hours ago

    Weegate ku Hon.Hajji Hussein Kyanjo, Hon.John Ssimbwa nebannabyabufuzi abalala nga bakubaganya ebirowoozo ku kwogera kwa pulezidenti okw'omwaka.

    Undo

Loading seems to be taking a while.

Twitter may be over capacity or experiencing a momentary hiccup. Try again or visit Twitter Status for more information.

    You may also like

    ·